Card image cap
Ddala kituufu nti abbeyi y'amafuta yeretedde emiwendi gye bintu okupaaluuka?
13
1

Ekigenda mu maaso mu nsi yaffe Uganda kyennyamiza; ebbeyi yabuli kintu erinnya buli olukya ate nga ebintu bino bye tukozesa mu bulamu bwaffe obwa bulijjo omuli sukaali, ssabbuuni, muceere n'ebirala bingi. Ensonga buli omu gyawa nti nno ebbeyi y'amafuta ye reetera emiwendo kwetugulira ebintu okweyongera. Kyembuuza, ddala kituufu bbeyi y'amafuta oba mulimu nabennonyeza ebyabwe mukulinyisa emiwendo gy'ebintu ?

How do you vote?

Card image cap